All Episodes

June 21, 2025 5 mins

 

Ekigendererwa ky’Embaga ya Paasika.

 

Tukwaniriza mu kitundu kino kya Gospel4You International. Mu kitundu kino, okuyita mu mibuuuzo eby’enjawulo n’ebyawandiikibwa, Tukusindika okulowooza ku ngeri gy’otekeddwa okutegeera ebintu.”

Ekibuuzo kiri nti: Ekigendererwa kya Paasika kye ki? Ekigendererwa ky'ebyo bye tukola nga sitensiyo ya leediyo kye ki?

Tulangirira...

Yokaana 3:16 “Kubanga Katonda yayagala ensi nnyo, n’awaayo Omwana we omu yekka, buli amukkiriza aleme okuzikirira, naye afune obulamu butaggwaawo.”

Engeri ki Katonda gy’ayinza okuba Omutukuvu, ate nga mwenkanya, so nga n’ayagala buli omu ku ffe?

 

Ne mu kitabo ky’Okuva 15:13 Mu kwagala kwo okutagwaawo olitwala abantu bewununula. Mu maanyi go olibakulembera okutuuka mu kifo ekitukuvu ky’okusula.

 

Mu 2 Abakkolinso 13:14 Ekisa kya Mukama waffe Yesu Kristo, n’okwagala kwa Katonda, n’obumu bwa Mwoyo Omutukuvu bibeerenga nammwe mwenna.

Ekirabo kino eky’ekisa okuyitira mu Yesu Kristo kya buli muntu.

buli amukkiriza aleme okuzikirira, naye afune obulamu obutaggwaawo.”

Obanga abo abakkiriza bafuna obulamu obutaggwaawo, kiki ekituuka ku abo abatagakkiriza, era kituuka ddi?

 

Lukka 12:46 kale mukama wo

‘omuddu oyo alijja ku lunaku lw’atamulowoolezaako, ne mukiseera ky’atamanyi, alimutemaatema alimuwa omugabo gwe wamu n’abatakkiriza

 

Kiki ekiba mu kifo kino eri abantu matayo 25:41 abatamukkiriza?   “Bw’atyo aligamba abo abali ku mukono gwe ogwa kkono nti, ‘Muveewo, mmwe abakolimire, mulage mu muliro ogutazikira ogwateekerwateekerwa Setaani ne bamalayika be.”

Kino kisoboka kuba nga kituufu?

Yokaana 14:17 omwoyo ow’amazima ensi gw’eteyinza kukkiriza; kubanga temulaba, so temutegeera; kubanga abeera gye muli, era anaabanga mu mmwe

Ekigendererwa ky’Embaga ya Paasika kwe kuwa essuubi mu bulamu obutaggwaawo obusoboka okuyita mu Yesu Kristo Omwana wa Katonda n’okwewala ebyandidiridde.

Tukkiririza mu ekyo Baibuli ky’etugamba. Tukkiriza nti Yesu Kristo Omwana wa Katonda ye Mukama era Mulokozi. Tukkiriza nti Yesu yagamba abakkiriza okugenda okufuula amawanga gonna abayigirizwa. Y’ensonga lwaki tukola bye tukola.

 

The point of Easter. 

 

Welcome to this edition of Gospel4You International.  In this edition through a series of questions  and scriptures, we aim to get you thinking.  What is The point of Easter? What is The point of What we are doing as a radio station?  We proclaim

 

John 3 verse 16 found in the Bible says - For God so loved the world that he gave his one and only Son, that whoever believes in him shall not perish but have eternal life.

 

How can God be both Holy and Just while Loving each of us?

 

Even in Exodus  Chapter 15: verse 13- In your unfailing love you will lead the people you have redeemed. In your strength you will guide them to your holy dwelling.

 

În 2 Corinthians  Chapter 13 verse 14 May the grace of the Lord Jesus Christ, and the love of God, and the fellowship of the Holy Spirit be with you all.

 

This gift of Grace through Jesus Christ is for each person.

 

whoever believes in him shall not perish but have eternal life.

 

If those who accept have eternal life, What happens to those who do not accept and when?

 

Luke chapter 12 verse 46  - The master of that servant will come on

Mark as Played

Advertise With Us

Popular Podcasts

Crime Junkie

Crime Junkie

Does hearing about a true crime case always leave you scouring the internet for the truth behind the story? Dive into your next mystery with Crime Junkie. Every Monday, join your host Ashley Flowers as she unravels all the details of infamous and underreported true crime cases with her best friend Brit Prawat. From cold cases to missing persons and heroes in our community who seek justice, Crime Junkie is your destination for theories and stories you won’t hear anywhere else. Whether you're a seasoned true crime enthusiast or new to the genre, you'll find yourself on the edge of your seat awaiting a new episode every Monday. If you can never get enough true crime... Congratulations, you’ve found your people. Follow to join a community of Crime Junkies! Crime Junkie is presented by audiochuck Media Company.

24/7 News: The Latest

24/7 News: The Latest

The latest news in 4 minutes updated every hour, every day.

Stuff You Should Know

Stuff You Should Know

If you've ever wanted to know about champagne, satanism, the Stonewall Uprising, chaos theory, LSD, El Nino, true crime and Rosa Parks, then look no further. Josh and Chuck have you covered.

Music, radio and podcasts, all free. Listen online or download the iHeart App.

Connect

© 2025 iHeartMedia, Inc.